Judges 13:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gw'Omukama ne gutandika okumuwujja mu Makane-Daani, wakati wa Zora ne Esutawoli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwoyo wa Mukama Katonda n’atandika okukolera mu Samusooni ng’ali mu Makanedani ekiri wakati w’e Zola ne Esutaoli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwoyo gwa Mukama ne gusooka okumutwala mu Makanedani, ekiri wakati wa Zola ne Esutaoli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwoyo gwa Mukama ne gutandika okumuwa amaanyi ng'ali wakati wa Zora ne Estawoli mu Mahanedani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwoyo gwa Mukama ne gusooka okumusindika mu Makanedani, wakati w’e Zola ne Esutaoli.