Judges 14:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukazi wa Samusoni ne bamufumbiza mukwano gwe eyali omubugiriza ku embaga ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukazi wa Samusooni ne bamuwa mukwano gwe, eyabeeranga ne Samusooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mukazi wa Samusooni ne bamuwa munne wa Samusooni, eyali mukwano ggwe ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukazi we ne bamuwa munne, eyali mukwano gwe ennyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mukazi wa Samusooni ne bamuwa munne, gwe yabanga naye nga ba mukwano.