Judges 14:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aserengeta n'anyumya n'omukazi. Samusoni n'amusiima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Samusooni n’aserengeta n’agenda n’anyumya n’omukazi era n’amusiima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Samusooni n'agenda n'anyumya n'omukazi n'amusiima nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agenda n'anyumya n'omuwala, n'amusiima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aserengeta n'anyumya n'omukazi, Samusooni n'amusiima nnyo.