Judges 16:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu Samusoni yagenda e Gaza, n'alabayo omukazi malaaya, n'ayingira ewuwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Samusooni n’alaga e Gaza n’alabayo omukazi malaaya, n’ayingira gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Samusooni n'agenda e Gaza, n'alabayo omukazi omwenzi, neyeegatta naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Samusooni n'agenda e Gaaza n'alabayo omukazi malaaya, ne yeebaka naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Samusooni n'agenda e Gaza, n'alabayo omukazi omwenzi, n'ayingira gy'ali.