Judges 16:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amwanukula nti: “Singa bansiba ne bannyweza n'emiguwa emipya, egiteeyambisibwangako, olwo amaanyi nga ganzigwamu; nga mba ng'abantu abalala bonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amugamba nti, “Bwe bansibya emiguwa emiggya egitakozesebwangako, nnaanafuwa, ne mbeera ng’omuntu omulala yenna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amugamba nti, “Bwe balinsibya obusibya emigwa emiggya egitakozesebwangako, ne ndyoka nfuuka omunafu, ne mba ng'omusajja omulala yenna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'amugamba nti: “Bwe bansibya emiguwa emiggya egitakozesebwangako, nfuuka munafu, ne mba ng'omusajja omulala yenna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Bwe balinsibya obusibya emigwa emiggya egitakozesebwanga ku mirimu, ne ndyoka nfuuka omunafu, ne mba ng'omusajja omulala.