Judges 16:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enviiri z'oku mutwe gwe ne zitandika nate okumera oluvannyuma lw'okumwebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka bwe yamala okumwebwa, enviiri ze ne zitandika okumera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye enviiri ez'oku mutwe gwe nezitandika okumera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka enviiri ze ne zitandika okuddako okumera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye enviiri ez'oku mutwe gwe ne zitanula okumera bwe yamala okumwebwa.