Judges 17:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mika n'afuula Omuleevi kabona, n'asulanga mu nnyumba ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mikka n’ayawula Omuleevi, era omuvubuka oyo n’abeera kabona we n’abeera mu nnyumba ya Mikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mikka n'ayawula omulenzi oyo Omuleevi okuba kabona we, n'abeerera ddala mu nnyumba ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mikka n'amuteekawo abeere kabona we, omulenzi oyo Omuleevi, n'abeera mu nnyumba ya Mikka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mikka: n'ayawula Omuleevi, omulenzi oyo n'afuuka kabona we, n'abeera mu nnyumba ya Mikka.