Judges 17:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waaliyo omuvubuka Omuleevi eyava e Beteleemu ekya Yuda, ng'abeera mu kika kya Yuda ng'omusenze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wabaawo omuvubuka ow’omu kika kya Yuda nga Muleevi, eyabeeranga mu Besirekemuyuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era waaliwo omuvubuka eyava mu Besirekemuyuda, ow'ekika kya Yuda, Omuleevi najja eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale waaliwo omuvubuka Omuleevi, eyali abeera mu Betilehemu mu Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waaliwo omuvubuka eyava mu Besirekemuyuda, ow'ekika kya Yuda, Omuleevi, n'abeera eyo.