Judges 18:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bavudde wano, ne bakutula ne balaga mu nsozi za Efurayimu, ne batuuka ku nnyumba ya Mika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bava awo ne balaga mu nsi ey’ensozi eya Efulayimu ne batuuka ku nnyumba ya Mikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bavaayo ne batuuka mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi, ne bagenda ne batuuka ku nnyumba ya Mikka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bavaayo, ne batuuka ku nnyumba ya Mikka mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bavaayo ne batuuka mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi, ne bajja ne batuuka ku nnyumba ya Mikka.