Judges 18:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bakituuma Daani, nga bakibbula mu jjajjaabwe Daani eyazaalirwa Yisirayeli; mu kusooka kyayitibwanga Layisi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibuga ne bakikyusa erinnya okuva ku Layisi lye kyayitibwanga olubereberye ne bakituuma Ddaani, ng’erinnya lya Ddaani jjajjaabwe eyazaalibwa Isirayiri bwe lyali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erinnya ly'ekibuga edda eryali Layisi, balikyusa ne bakituuma Ddaani mutabani wa Yakobo, jjajjaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Erinnya ly'ekibuga eryali Layisi ne balikyusa, ne bakituuma Daani mutabani wa Yakobo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batuuma ekibuga erinnya lyakyo Ddaani, ng'erinnya lya Ddaani jjajjaabwe bwe lyali eyazaalirwa Isiraeri: naye erinnya ly'ekibuga lyali Layisi olubereberye.