Judges 19:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bongera olugendo lwabwe mu maaso; enjuba yagwa basemberedde Gibewa eky'omu Benyamiini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne beeyongerayo. Enjuba n’egwa nga basemberera Gibea ekya Benyamini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne batambula ne bagenda; obudde ne bubazibirira nga bali kumpi ne Gibea, ekya Benyamini.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne batambula ne bayisa Yebusi ne beeyongerayo. Obudde ne bubazibirira nga bali kumpi ne Gibeya mu kitundu ky'ab'Ekika kya Benyamiini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne batambula ne bagenda; obudde ne bubazibirira nga bali kumpi ne Gibea, ekya Benyamini.