Judges 19:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omuzaana yakola obwamalaaya n'amulekawo. Yanoba n'addayo ewa kitaawe e Beteleemu n'abeerayo emyezi ena.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mukazi we oyo n’ataba mwesigwa n’anoba ku bba, n’addayo mu nnyumba ya kitaawe e Besirekemu mu Yuda n’amalayo emyezi ena.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukazi we n'ayenda, nanyiiza bba, n'amunobako n'addayo mu nnyumba ya kitaawe mu Besirekemuyuda, n'amalayo emyezi ena.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuwala n'ayenda, n'anyiiza bba, n'amunobako n'addayo mu nnyumba ya kitaawe mu Betilehemu mu Buyudaaya n'amalayo emyaka ena.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuzaana we n'amusobyako ng'ayenda, n'amunobako n'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Besirekemuyuda, n'amalayo ebbanga lya myezi ena.