Judges 19:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bukedde omukazi n'akomawo ku nnyumba ya bba mwe yali, n'agwa awo ku mulyango, n'asigala awo okutuusa ng'enjuba evuddeyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi n’addayo n’atuuka obudde nga bukya, n’agwa ku luggi lw’ennyumba, mukama we gye yali asuze, n’abeera awo okutuusa obudde bwe bwakya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo obudde bwe bwali nga bukya, omukazi najja n'agwa ku luggi lw'ennyumba y'omusajja oli omukadde omwali bba, n'abeera awo okutuusa obudde lwe bwakya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo obudde nga bukya, omukazi n'ajja n'agwa awo ku luggi lw'ennyumba y'omusajja omukadde, omwali bba, n'abeera awo okutuusa lwe bwakya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omukazi n'ajja obudde nga bukya, n'agwa ku luggi lw'ennyumba ey'omusajja omwali mukama we okutuusa obudde bwe bwakya.