Judges 19:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe yasituka okugenda, kitaawe w'omukazi n'amusindirira, bw'atyo n'asula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja bwe yagolokoka okugenda, mukoddomi we n’amuwaliriza okusigala era n’asula ekiro ekyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusajja n'agolokoka okugenda; naye mukoddomi we n'amwegayirira, n'asulayo nate.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja n'agolokoka okugenda, kyokka kitaawe w'omuwala n'amwegayirira n'asulayo nate.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omusajja n'agolokoka okugenda; naye mukoddomi we n'amwegayirira, n'asulayo nate.