Judges 2:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli ne bakola bubi mu maaso g'Omukama, ne baweereza Babaali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayisirayiri ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama era ne basinza Babayaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaana ba Isiraeri ne bakola ekibi mu maaso ga Mukama ne baweereza Babaali;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayisirayeli ne bakola ekyanyiiza Mukama, ne basinza Babbaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne bakola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi, ne baweereza Babaali: