Judges 2:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'agamba nti: “Kubanga eggwanga lino limenye endagaano gye nateekerawo bajjajjaabwe, ne batampulira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri n’agamba nti, “Olw’okuba nga abantu bano bamenye endagaano gye nalagaana ne bajjajjaabwe, so tebagondedde ddoboozi lyange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isiraeri; n'agamba nti, “eggwanga lino limenye endagaano gye nnalagaana ne bajjajjaabwe, tebakyampulira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri: n'ayogera nti Kubanga: eggwanga lino lisobezza ku ndagaano gye nnalagira bajjajjaabwe, so tebawulidde ddoboozi lyange;