Judges 2:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
sikyagobyewo mu maaso gaabwe mawanga Yoswa ge yafa tagobyewo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
siifubutule mu maaso gaabwe wadde eggwanga n’erimu ku ago Yoswa ge yafa bawangudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nange okuva leero sikyagobyemu mu nsi mawanga Yoswa ge yalekamu weyafiira,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale nange okuva leero sikyagobyemu ba mawanga agaali gakyali mu nsi eno, Yoswa we yafiira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nange okusooka leero kyennaavanga nnema okugoba mu maaso gaabwe ku mawanga Yoswa ge yafissaawo bwe yafa: