Judges 2:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoswa mutabani wa Nuunu, omuweereza w'Omukama, yafa nga wa myaka kikumi mu kkumi egy'obukulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omuweereza wa Mukama Yoswa mutabani wa Nuuni n’afa. We yafiira ng’aweza emyaka kikumi mu kkumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yoswa omwana wa Nuuni, omuddu wa Mukama, n'afa, nga awangadde emyaka kikumi mu kkumi (110).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuweereza wa Mukama, mutabani wa Nuuni, yafa ng'awangadde emyaka kikumi mu kkumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yoswa omwana wa Nuni, omuddu wa Mukama n’afa, nga yaakamaze emyaka kikumi mu kkumi.