Judges 20:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja bonna mu Yisirayeli ne bakuŋŋaana ng'omuntu omu okulumba ekibuga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bonna aba Isirayiri ne bakuŋŋaana ne baba omuntu omu, ne balumba ekibuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abasajja bonna ab'omu Isiraeri ne bakuŋŋaana ng'omuntu omu okulumba ekibuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abasajja bonna ab'omu Yisirayeli ne bakuŋŋaana ng'omuntu omu okulumba ekibuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, abasajja bonna aba Isiraeri ne bakuŋŋaanira ku kibuga, nga beegaasse ng'omuntu omu.