Judges 20:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebika bya Yisirayeli ne bituma ababaka wonna mu kika kya Benyamiini, ne bababuuza nti: “Kibi ki kino ekyakolebwa mu mmwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebika bya Isirayiri ne bituma ababaka mu kika kyonna ekya Benyamini, nga babuuza nti, “Kikolwa ki eky’ekivve ekyakolebwa wakati mu mmwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ebika bya Isiraeri ne batuma ababaka okubuna ekitundu kyonna ekya Benyamini; babuuze nti, “Bubi ki obwo bwe mwakola?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ebika bya Yisirayeli ne bituma ababaka mu kitundu kya Benyamiini kyonna okubagamba nti: “Kibi ki kino kye mwakola?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ebika bya Isiraeri ne batuma abantu okubunya ekika kyonna ekya Benyamini nga boogera nti Bubi ki obwo obwakolebwa mu mmwe?