Judges 20:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Ababenyamiini ne bava mu bibuga byonna ne bakuŋŋaanira e Gibewa okulwanyisa Abayisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abaana ba Benyamini ne bakuŋŋaanira mu Gibea nga bava mu bibuga byonna, bagende balwanyise abaana ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ab'ekika kya Benyamini ne bava mu bibuga ne bakuŋŋaanira e Gibea, okugenda okulwanyisa ebika ebirala ebya Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bava mu bibuga bya Benyamiini byonna, ne bakuŋŋaanira mu Gibeya okulwanyisa Abayisirayeli abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abaana ba Benyamini ne bava mu bibuga ne bakuŋŋanira e Gibea, okugenda okutabaala abaana ba Isiraeri.