Judges 20:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Benyamiini ne muttibwamu abasajja omutwalo gumu mu kanaana, bonna baali basajja abeesobola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja abalwanyi abazira Ababenyamini abaafa baali omutwalo gumu mu kanaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kika kya Benyamini ne mufaamu abalwanyi abazira omutwalo gumu mu kanaana (18,000)
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu Babenyamiini ne mufaamu abalwanyi abazira omutwalo gumu mu kanaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne wagwa ku Benyamini abasajja kakumi mu kanaana; abo bonna basajja bazira.