Judges 20:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati mwenna Abayisirayeli, muwe ebirowoozo byammwe n'ennamula yammwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano mmwe abaana ba Isirayiri mwenna, musaleewo eky’okukola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mwenna abaana ba Isiraeri, muleete amagezi gammwe muteese tulabe eky'okukola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale Abayisirayeli mwenna, muteese mulabe eky'okukola.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulabe, mmwe abaana ba Isiraeri, mwenna, muleete amagezi gammwe muteese.