Judges 20:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula kino kye tujja okukola Gibewa: tujja kumulumba nga twesigama ku kalulu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano ekintu kye tulikola Gibea okumulwanyisa, kwe kumukubira akalulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kino kyetunakola, tujja kukuba akalulu; tulyoke tugende tulwanyise Gibea;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kye tunaakola Gibeya kye kino: tujja kugenda tukirwanyise nga tukubye akalulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano ekigambo kye tulikola e Gibea kye kino; tulyambuka okulwana nakyo nga tukubye akalulu;