Judges 21:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye muba mukola: Mutte kiisi musajja na buli mukazi atakyali mbeerera.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye muba mukola. Mutte buli musajja na buli mukazi atali mbeerera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na kino kye munaakola; munaazikiririza ddala buli musajja na buli mukazi eyali yeegasse n'omusajja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kino kye muba mukola: muzikiririze ddala buli musajja na buli mukazi atali mbeerera.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na kino kye kigambo kye munaakola; munaazikiririza ddala buli musajja na buli mukazi eyali asuze n'omusajja.