Judges 21:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ne banyolwa olwa Benyamiini, kubanga Omukama yali ayawudde mu bika bya Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ne basaalirwa olwa Benyamini kubanga Mukama Katonda yali abaawudde ku bika bya Isirayiri ebirala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu ne banakuwala olw'Ababenyamini, olw'okubanga Mukama yali aggyewo obumu mu bika bya Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne basaalirwa olw'Ababenyamiini, kubanga Mukama yali aggyeewo okwegatta mu Bika bya Yisirayeli!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu ne bejjusa olwa Benyamini, kubanga Mukama yali awagudde ekituli mu bika bya Isiraeri: