Judges 21:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bagamba nti: “Abaawonawo mu Benyamiini balina okufuna abasika, ekika ekimu kireme kusaanawo mu Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababenyamini abaasigalawo bateekwa okufuna abasika, ekika kireme okusangulibwawo mu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bagamba nti, “Kigwana okubaawo obusika eri abo abaawonawo mu ba Benyamini, ekika kireme okusaanawo mu Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tusaanye okubaako kye tukolawo okukuuma Ababenyamiini abaasigalawo, ekika kireme okusangulibwawo mu Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne boogera nti Kigwana okubaawo obusika eri abo abaawona ku Benyamini, ekika kireme okusangulibwa mu Isiraeri.