Judges 21:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne balagira Ababenyamiini nti: “Mugende mwekweke mu mizabbibu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne bagamba abaana ba Benyamini nti, “Mugende mwekweke mu nnimiro z’emizabbibu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne balagira abaana ba Benyamini nga babagamba nti, “Mugende muteegere mu nsuku ez'emizabbibu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bagamba Ababenyamiini nti: “Mugende muteegere mu nnimiro z'emizabbibu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne balagira abaana ba Benyamini nga boogera nti Mugende muteegere mu nsuku z'emizabbibu;