Judges 21:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnaku ezo mu Yisirayeli temwali kabaka, wabula buli omu kye yatwalanga okuba ekituufu nga ky'akola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro ebyo tewaali kabaka mu Isirayiri; buli muntu yakolanga nga bw’ayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu nnaku ezo nga tewali kabaka mu Isiraeri; buli muntu yakolanga nga bweyayagalanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu nnaku ezo tewaali kabaka mu Yisirayeli. Buli muntu yakolanga nga bw'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu nnaku ezo nga tewali kabaka mu Isiraeri: buli muntu yakolanga ekyabanga mu maaso ge ye ekirungi.