Judges 21:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga bwe baabala abantu, tebaasangamu n'omu yali avudde Yabesi-Gileyaadi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baalaba abantu, laba nga tewaliiwo mutuuze w’e Yabesugireyaadi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga abantu bwe baabalibwa, tewaliiwo n'omu ku abo abaava e Yabesugireyaadi eyagenda mu lukuŋŋaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga abantu bwe baabalibwa, tewaaliwo n'omu ku batuuze b'omu Yebusi eky'e Gileyaadi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abantu bwe baabalibwa, laba, nga tewaliiwo ku abo abaatuula mu Yabesugireyaadi.