Judges 3:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'atuusa ekirabo ewa kabaka Eguloni owa Mowabu. Eguloni yali yagejja nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’atwalira Egulooni kabaka wa Mowaabu ekirabo. Egulooni yali musajja munene nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'awa Eguloni kabaka wa Mowaabu ekirabo, Eguloni yali musajja munene nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'atwalira Egulooni Kabaka wa Mowaabu ebirabo. Egulooni yali musajja munene nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'awa Eguloni kabaka wa Mowaabu ekirabo: Eguloni yali musajja munene nnyo.