Judges 3:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ewudi bwe yamala okwanjula ekirabo n'asiibula abasajja abaakyetikka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe yamala okuwaayo ekirabo, n’agobawo abajja bakyetisse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yamala okuwaayo ekirabo, n'alagira abakyettika okuddayo ewaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ehudi bwe yamala okuwaayo ebirabo, n'alagira abantu abaabyetikka baddeyo ewaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yamala okuwa ekirabo; n'asindika abantu abaali beetisse ekirabo.