Judges 3:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali bakyalinze, Ewudi n'adduka, n'ayitira ku bifaananyi eby'amayinja, n'addukira e Seyira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera kye baamala nga balindirira kabaka okuggulawo Ekudi mwe yaddukira n’ayita ku mayinja amoole n’atuuka e Seyiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baali nga bakyalindirira, Ekudi n'adduka, n'ayita ku mayinja n'atuuka e Seyiri n'awona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ehudi n'atoloka nga bakyalindirira. N'ayita mu mayinja amoole, n'atuuka gy'anaawonera e Seyira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekudi n'awona nga bakyalindirira, n'ayita ku mayinja, n'awona n'atuuka e Seyiri.