Judges 4:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ewudi ng'amaze okufa, Abayisirayeli baddamu okweyisa obubi mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekudi bwe yamala okufa Abayisirayiri ne bakola nate ebibi eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekudi bweyamala okufa, abaana ba Isiraeri ne baddamu nate okukola ekyali mu maaso Mukama ekibi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ehudi bwe yamala okufa, Abayisirayeli ne baddamu okukola ebibi ne banyiiza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne beeyongera nate okukola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi, Ekudi bwe yamala okufa.