Judges 4:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baabuulira Sisera nti Baraki mutabani wa Abinowamu ayambuse ku lusozi Tabori,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sisera bwe yamanya nga Baraki mutabani wa Abinoamu atuuse ku Lusozi Taboli,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe babuulira Sisera nti Balaki mutabani wa Abinoamu ayambuse ku lusozi Taboli,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sisera bwe baamubuulira nti Baraki, mutabani wa Abinowamu ayambuse ku Lusozi Tabori,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babuulira Sisera nga Balaki mutabani wa Abinoamu alinnye ku lusozi Taboli.