Judges 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Situka, situka, Debora; situka, situka, yimba oluyimba! Situka, Baraki, owambe abasibe bo, mutabani wa Abinowamu!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zuukuka, zuukuka Debola zuukuka, zuukuka, okulembere oluyimba; golokoka, Baraki okulembere abawambe bo nga basibiddwa, ggwe mutabani wa Abinoamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zuukuka, zuukuka, Debola; Zuukuka, zuukuka, okoleeze oluyimba! Golokoka Balaki mutabani wa Abinoamu, kulembeeramu abasibe b'owambye!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Situka, situka Debora, situka okoleeze oluyimba! Weesowoleyo Baraki mutabani wa Abinowamu, kulemberamu abasibe b'owambye!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zuukuka, zuukuka, Debola; Zuukuka, zuukuka, yatula oluyimba: Golokoka, Balaki, oyise obusibe bwo nga busibiddwa, ggwe mutabani wa Abinoamu.