Judges 5:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abaasigalawo ne bakkirira eri abakungu; abatabaazi b'Omukama ne bakkirira gye ndi ng'abazira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo abakungu abaasigalawo ne baserengeta, abantu ba Mukama, ne baserengeta okulwanyisa ow’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abakungu abasigalawo ne baserengeta abantu ba Mukama ne baserengeta ku lulwe okulwanyisa ab'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abakungu abeesigwa ne baserengeta nga bali wamu ne Mukama okulwanyisa ab'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne balyoka baserengeta ekitundu ky'abakungu n'eky'abantu ekyafikkawo; Mukama yanserengetera okulwana n'ab'amaanyi.