Judges 5:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abagabe bwe beesowolayo mu Yisirayeli, abantu bwe beewaayo kyeyagalire, mutendereze Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mutendereze Mukama kubanga mu Isirayiri abakulembeze baatuukiriza omulimu gwabwe n’abantu ne beewaayo nga baagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mumwebaze Mukama, kubanga abakulembeze mu Isiraeri baamalirira okulwana, era n'abantu ne beewaayo nga beeyagalidde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutendereze Mukama, kubanga abakulembeze mu Yisirayeli baamalirira okulwana, era n'abantu ne beewaayo nga beeyagalidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abakulembeze baakulembera mu Isiraeri, Kubanga abantu beegabula bokka nga baagala, Mumwebaze Mukama: