Judges 5:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Zaalwana emmunyeenye nga ziyima mu ggulu, Zaayima mu mukumbo gwazo ne zirwanyisa Sisera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emunyeenye zaalwana nga zisinziira mu ggulu, zaalwanyisa Sisera nga bwe zetoloola mu bbanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmunyeenye mu bbanga zaalwana mu lugendo lwazo, zaalwanyisa Sisera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emmunyeenye mu bbanga zaalwana mu lugendo lwazo, zaalwanyisa Sisera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ab'omu ggulu baalwana, Emmunyeenye mu ŋŋendo zaazo zaalwana ne Sisera.