Judges 5:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Malayika w'Omukama n'agamba: ‘Vumirira Merozi, vumirira ne ssekuvumirira abakisulamu, kubanga tebajja kuyamba Mukama, kuyamba Mukama kulwanyisa ba maanyi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Malayika wa Mukama n’agamba nti, ‘Mukolimire Merozi. Mukolimire nnyo ababeera e Merozi; kubanga tebeetaba mu lutalo lwa Mukama. Tebaalwetabaamu nga Mukama Katonda alwanyisa ab’amaanyi.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukolimire Merozi, bw'ayogera malayika wa Mukama, Mukolimire nnyo abaatuula omwo; Kubanga tebadduukirira Mukama, mu kulwanyisa ab'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Malayika wa Mukama agamba nti: “Mukolimire Merozi mukolimire n'abatuuze baamu, kubanga tebadduukirira Mukama mu kulwanyisa ab'amaanyi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukolimire Merozi, bw'ayogera malayika wa Mukama, Mukolimire nnyo abaatuula omwo; Kubanga tebadduukirira Mukama, Tebadduukirira Mukama awali ab'amaanyi.