Judges 5:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yasaba mazzi, n'amuwa mata; Yamuwa bbongo mu kibya ky'abakungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yasaba amazzi, yamuwa mata, era n’amuleetera n’omuzigo mu bbawulo ey’ekikungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yasaba amazzi, n'amuwa amata; N'amuleetera omuzigo mu kibya eky'ekikungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sisera yasaba mazzi, Yayeli n'amuwa mata. Yamuweera amata amasunde mu kibya eky'ekikungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yasaba amazzi, n'amuwa amata; N'amuleetera omuzigo mu kibya eky’ekikungu.