Judges 5:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yakka ku bigere bye n'agwa awo, yakka, n'agalamira; yakka ku bigere bye n'agwa awo; we yakka we yagwa, nga mufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaanyi gaamuggwa n’agwa; yagwa ku bigere bya Yayeeri n’alambaala we yagwa we yafiira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku bigere bye n'akutama n'agwa n'agalamira; We yakutamira we yagwira ddala ng'afudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akka ku maviivi ge n'awanattuka n'agwa! Awo wansi w'agudde we yasigala ng'afudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku bigere bye n'akutama n’agwa n'agalamira: Ku bigere bye n'akutama n'agwa: We yakutamira we yagwira ddala ng'afudde.