Judges 5:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“N'amuddamu asinga obugezi mu bambejja be, ate naye nga bwe yeddamu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abazaana be abagezi baba tebanamuddamu ne yeddamu yekka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakyala be ab'amagezi ne bamuddamu, Weewaawo naye neyeddamu yekka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakyala be ab'amagezi nabo ne bamwanukula kennyini kye yeddiramu nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakyala be ab'amagezi ne bamuddamu, Weewaawo, ne yeddamu yekka nti