Judges 6:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omwoyo gw'Omukama ne gujja ku Gidewoni, n'afuuwa eŋŋombe, n'akunga Abiyezeri amugoberere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwoyo wa Mukama Katonda n’akka ku Gidyoni; n’afuuwa ekkondeere ng’ayita ab’essiga lya Abiyezeeri bamugoberere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwoyo gwa Mukama ne gujja ku Gidyoni; n'afuuwa ekkondeere; Ababiezeri n'ebajja gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwoyo gwa Mukama ne gujja ku Gidiyoni, n'afuuwa eŋŋombe okuyita Ababiyezeri okujja gy'ali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omwoyo gwa Mukama ne gujja ku Gidyoni; n'afuuwa ekkondeere; Abiezeri n'akuŋŋaana wamu gy'ali.