Judges 6:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga bajjanga n'amagana gaabwe, ne weema zaabwe, nga bakutte ng'enzige, akeesedde k'abantu n'eŋŋamiya; baazindanga ensi okugizikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga baayiikanga ng’enzige mu bungi nga tebabalika. Nga bajja n’eweema, ente, n’eŋŋamira zaabwe. Bwe batyo ne bazikiriza ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamira zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamiya zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baayambukira wamu n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, baayingiranga ng'enzige okuba abangi; bo era n'eŋŋamira zaabwe tebyabalikika ne bayingira mu nsi okugizikiriza.