Judges 6:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli bwe baalaajanira Omukama olwa Midiyaani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayisirayiri bwe baalaajanira Mukama olw’Abamidiyaani, Mukama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaana ba Isiraeri bwe baakaabira Mukama olwa Midiyaani,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayisirayeli bwe baalaajanira Mukama olw'Abamidiyaani,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, abaana ba Isiraeri bwe baakaabira Mukama olwa Midiyaani,