Judges 7:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja Abayisirayeli ne bayitibwa okuva mu Nafutali, Aseeri ne Manasse yenna, ne bawondera Midiyaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalwanyi ba Isirayiri bonna okuva mu kika ekya Nafutaali n’ekya Aseri n’ekya Manase, ne bakoowoolebwa okuwondera Abamidiyaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja ba Isiraeri ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu bika ekya Nafutaali, eky'Aseri ne kya Manase kyonna ne bawondera Abamidiyaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja Abayisirayeli ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu Bika ekya Nafutaali n'ekya Aseri n'ekya Manasse kyonna, ne bawondera Abamidiyaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasajja ba Isiraeri ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu Nafutaali ne mu Aseri ne mu Manase yonna, ne bagoberera Midiyaani,