Judges 8:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gidewoni mutabani wa Yowasi n'akomawo ng'ava mu lutalo, n'ayitira ku kasozi k'e Eresi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Gidyoni mutabani wa Yowaasi n’akomawo okuva mu lutalo ng’ayitira mu Lukuubo lwa Keresi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Gidyoni mutabani wa Yowaasi bwe yali ava ku lutalo n'ayitira e Keresi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gidiyoni bwe yali ng'akomawo okuva mu lutalo, ng'ayambuka mu Aresi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gidyoni mutabani wa Yowaasi n'akomawo mu ntalo awayambukirwa mu Keresi.