Judges 8:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'akwata abakadde b'omu kibuga, n'ataagulataagula abasajja b'e Sukkoti n'amaggwa g'omu ddungu ne kirobo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akwata abakadde b’ekibuga n’addira amaggwa ag’omu ddungu n’emyeramannyo n’abonereza abasajja ab’omu Sukkosi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'addira amaggwa ag'omu nsiko n'emyeramannyo n'akuba abakadde ab'omu Sukkosi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'addira amaggwa n'emyeramannyo eby'omu ttale, n'abonereza abakulembeze b'e Sukkoti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'atwala abakadde ab'ekibuga, n'addira amaggwa ag'omu nsiko n'emyeramannyo, n'ayigiriza nabyo abasajja ab'omu Sukkosi.