Judges 8:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'abaddamu nti: “Nkoze ki nno okulabira ku mmwe kye mwakola? Emizabbibu Efurayimu gy'anoze tegisinga egya Abiyezeri gy'akungudde?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye n’abaddamu nti, “Kiki kye nkoze okugeraageranya nammwe kye mukoze? Amakungula ga Efulayimu tegasinga ezabbibu Abiyezeeri z’akungudde?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaddamu nti, “Nze kye nkoze kitono nnyo bw'okigerageranya n'ekyammwe. Ezabbibu Efulayimu z'akungudde ng'addamu tezisinga ezo obungi Abiyezeeri z'akungudde?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'abagamba nti: “Kye nakola tekiriiko bwe kiri bw'okigeraageranya n'ekyo mmwe kye mukoze. Mmwe aba Efurayimu kye mukoze kisingira ddala ekyo ffe ab'ennyumba ya Abiyezeeri kye tukoze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Nze kye nkoze kaakano kiki okukyenkanyankanya nammwe? Ezabbibu Efulayimu z'akungudde ng'addamu tezisinga ezo obungi Abiyezeeri z'akungudde?
Recommended Reading